Ttivvi esinga obugaanzi mu Uganda. Ttivvi y'Omuntu wa bulijjo.


Bukedde TV

Ekisanjja ekiddako, tugenda kuyamba nnyo abagagga, mumanyi obudde buno kumpi buli munnayuganda mugagga. Tulina abagagga bangi. - Pulezidenti Museveni.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 35

Bukedde TV

Tulina okunoonyereza lwaki abantu bange obukadde kkumi tebaloonze. Tulina okumanya ekyabalemeseza okulonda kuba kigya kutuyamba mu kalulu ka 2031. - Pulezidenti Museveni.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 14

Bukedde TV

Kyagulanyi akola n'obubondo bw'abasiyazi. - Pulezidenti Museveni.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 17

Bukedde TV

Mzei ku Pulezidenti Museveni kwafiira era wuuno agyaguza.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 30

Bukedde TV

Twejjukanye ebigambo bya Kintu owa DF ng'ayogera ku Nkeretanyi owa NUP eyawangudde ekifo ky'omubaka wa Kalungu East.
#Akalulu2026

1 week ago | [YT] | 11

Bukedde TV

Engeri abazungu gyebatunuuliddemu Simon Byabakama. Wano yabadde agenda kulangirira muwanguzi w'akalulu k'obwa Pulezidenti.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 21

Bukedde TV

DF y'owekitiibwa Mpuuga teyafunye mubaka noomu. DF teyasimbawo Pulezidenti ng'amaanyi eyagala kugateeka ku bifo by'ababaka era bonna n'ebasasulira ssente z'okwewandiisa naye kyagaanye.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 4

Bukedde TV

Opposition y'amukisa nnyo kuba abantu bange obukadde kkumi tebaze kulonda era baawonye kuba babadde bagenda kuswaala nnyo. - Pulezidenti Museveni.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 12

Bukedde TV

Wemutabadde Pulezidenti Museveni yawangudde akalulu ne ebintundu 71.65%. Kyagulanyi n'afuna 24.7%

1 week ago | [YT] | 7

Bukedde TV

Ebigambibwa nti Kyagulanyi awambiddwa sibituufu. - ACP Rusoke Kituuma.
#BukeddeOnline

1 week ago | [YT] | 37